Home Channeling? Our channelers About us Contact


Home > Luganda > Omulaaga wo mubwengula - March 14, 2012

Omulaaga wo mubwengula - March 14, 2012

Obubaka Okuva Eri Federation:

Waliwo ekilala kyona kyetutababulide ekigenda mumaso kunsi yamwe eno? Tubabulidde kubintu ebinatera okutukilira nga bija mubwangu natte mukuwangulibwa okwamanyi. Mwakatandika okulaba amayinja bwegagwilana kumu ku limu ku bigenda okutukirilwa.

Mubumpi, abakulu bamawanga bajaku sisinkana mukyama okwegeya kunsonga za okweyanjulizibwa , ensonga eno ebadde ekwekebwa emabega ko nga ebadde teyogereka ko lwakubanga babade bafa ku bintu ebilala ebikwata ku mawanga gabwe. Naye , kakati, ensonga yo okweyanjulizibwa kakati yamamyi nga yetagisibwa okwogeleka ko kubanajumbira olukiiko luno. Naye nga bwetumanyi tewaja kuba nkyuka kyuka yona kunsonga eno gyebali kubanga tubalabye nga bemotya motya nga batambuza mutwe na kifuba nga bwebabadde eeda. Ensonga nyingi ezatagisa zibaletedwa kumeza natte.

Emu kunsonga zino kwe kumala okuzuula ebyewunyisa ebitategerekekwa eri banaScience ebyetolodde omusana. Kikiriziba nti munjuyi ezabanamateka nti dala gemanyi no buyinza bwa Federation nebikwatagana kunsi yamwe buliluberera natte.

Ensonga endala etusse wo kaakano nti aba Federation basinsikana na a mawanga amaavu kino ki leesse okuwunaganya eri aba Illuminati. Balaba enkyuka mu manyi gaabwe nga ogaase ko no kufirwa kwamanyi gaabwe mu katale ke ebyenfuna ne ensimbi, embuyaga ekunganye mu manyi nsi ku nsi, kakati bali mukusatira mukugeza ko okubuzabuza “enfa yabwe” ngaba tonda gavumenti yensi.
Mulina ebintu bingi nyo ebyo kulaba mumaso munaku zino ezigya nga amayinja bwe gana gwilana mu layini mubwangu obwaamanyi. Mutandisse okulaba enkyuka ezifa ku byenfuna.
Bino bija kugobelerwa mubwangu banamawulire, nga banji bajja kusasula olwe Ebikolwa ebyobusobo naabalala bajja ku kyuka babeere bagongyebwa no obutukuvu eri okunoyereza nga bawa amawulire ne repota. Kino kigya kogobelerwa “Okuyonja Enju” eri aba a kulu mu byobufuzi nga beyanjula mubutufu eri abo abazukufu mu mitendera gyobufuzi mu gavumenti munsi zona bategeke no kutereza embeera ze’ensi na abantu.

Musawa eno obujulizi bujja kuwulizibwa naye okubonabona kujja tekebwa emabali. Mutandise okufuuka, neera kyewunyisa okulaba. Tubalaba mukwewunyisa okuyitirivu enyo, atte te tukyasobola okwegaana esanyu eri ebigya okuyamba obwengula bwona nensi zabwo.

Obujulizi okubalaga anti dala gyetuli kukyali munkola, tuja kubeyanjulira mu weeki ezigya. Musobola era okusuubira owngezebwa mu kulaba ebyewunyisa mubwengula munsi zona ezetoolode ensi. Tubadde, mubiseera bino nga tu sazeewo okugenda nyo eri ensi enjaavu nga pulaani yaffe nga tulina entegeragana nebitundu byensi zino. Naye kati tu komyewo munsi eza amanyi ezinasoboola oku yamba mubulungi mubiseera byo kweyanjulizibwa okwanguwa. Musuubira mukwewunyisa okwamanyi ebiyaka yaka mubujulizi ebina beerawo nga mwongera okweyongeza fulikwensi oba kyetunayita “Frequency”

Tuli namwe nyo no okusinga bwe mulowoza mu biseera bino ebyo okwebuga. Kyekino lwaki mu badde kunsi emirundi gyobulamu mingi , kye mu pulaaninze mubuli kantu kona, nebyemuyitamu kaakano. Kyamateeka nti lino esanyu elijja lyemusaana. Tuli namwe mukwaagala, ne mukitibwa, ne mukwewunyisa obusoobozi bwamwe

Mubeere Mirembe


Channeler (Omutume): Wanderer of the Skies (Omulaaga wo mubwengula)
Translator: Wasswa



Share |




© GalacticChannelings.com mukutulansanja 22 2017 | Contact | Add to Favorites




Tsū
Join the Galactic Channelings Community on Tsū!
Tsū is the only social network that shares its revenues with its members.
It works through invitation only, so you can use this link
to create a profile.