Home > > Omulaaga wo mubwengula - February 18, 2012

Omulaaga wo mubwengula - February 18, 2012

Obubaka obwaniriza okuva Eri Federation:

Leero twogeera ku kwanguyizibwa okukyagenda mumaso kubuli daala lwe’ebituufu. Te kili nti “ebituufu” ebye e’biseera nga bwe tu kirriza okutukizibwa. Oluusi, eno yengeri ye ndowooza yam we, naye nga si bi “tuufu” olwe esaawa yenyini. Naye, bwe twogeera kukwanguyizibwa tutegeeza ebi tuufu byona ebye Ensi yamwe yona namadala.

Ebiwo wogana gagadde bye ‘muwulizibwa mubwengula. Bya dalla no, atte webiri okututegeka mukiseera kyo “kwanguyizibwa” kye tunayita “quickening process”. Na abo abamanyi mu technologiya ba biwuliira bulungi nyo bifuuse eri ekituufu gyebali. Bino ebiwowogana lino daala lya wagulu muntegeka yo’ Kwanguyizibwa ekija okuleeta okukyusa byonna bye mubadde muyayana okukusa musi yamwe. Naye enkyusa zino tezigya ku kya zoona omulundi gumu. Zigya gugya kimu kukimu nga tewali na gwegaana kwona.

Okwanguyizibwa nakwo kujja kuyusa engeri communicasoni bwe to gifuna mubuli daala. Muja kuba nga temwetagisa nabwetagisa nyo okwogera no okwatula okutegeera. Technologiya wamwe gwemukosesa kakati mu byempuliziganya oba “communication” nabyo kakano biyita mumatendera gen kyusa kyusa ebyago. Ekilala “Ekinazulibwa” aba technologiya bajja kulanga mu pumpi ebija okukyusa engeri amayengo ga radio gyegakosesebwa mu byempuliziganya oba “communication” munsi yona yona.

Endowooza mukuyiiya mubuntu nakwo kugenda kukyuka mu “kwanguyizibwa”. Ekiseera kyo kuyiiya no okulowooza mu dimensoni eyokusatu oba “3D dimension” kiyimpaye mungerin nti mujakuba nga musoobola oku maririza kyemutekebwa okumala mungeri nga yawagulu nyo. Bino bye’ebimu kubitone ebya abo abaali mu dimensoni ezawaguulu eyo enabeera wo atte ejja gye muli.

Ebyenkusa bino bijja kukwatagana mubutufu anga ollujjudde lwe’endowoza yamwe nolwekyo bifuuke byalubeerera and ebintu ebyabulijjo, naffe tuja kutandika okubeyanjulira dalla. Ebintu bingi nyo bilina okutegekebwa mubulungi nga tunateera okubeyanjulira. Bigatakanawako ebintu ne’ebilala bingi nyo bye kutasobola kubategeeza ko wano. Naye nga, mu suubire obuyambi mumbuntu nga bwe mubadde mutafuuna mubanga elyemabega. Ebisigaadde bijakubatukako byoka.

Mussuubire ekilango ekyanamadala mu katale ke’ebyemfuna ebijja mukusooka kuba nga bye mutateera kuwulira nga mugobeerera. Bijja no’olwekyo okusalawo entandikwa ebimu kubintu ebigenda okubawo mu kiseera kino ebenkusa kusa mubulamu bwamwe ebinaabeera bya bulijjo mu myeezi egyo mumaaso.

Mukuume emitima gyamwe no Okwagaala okwamaanyi. Musitule (emitima gyamwe no Okwagaala) kubanga awo wewali amanyi agagya okuuda okubayamba mubiseera bino ebyobuzibu ebijja. Musigale buli kaseera mu matendeera go’Obusobozi bwame. Fe weetuli mundowooza yoka.

Mubeere Mirembe.


Channeler (Omutume): Wanderer of the Skies (Omulaaga wo mubwengula)
Translator: Wasswa



Share |