Home > > Omulaaga wo mubwengula - April 14, 2012

Omulaaga wo mubwengula - April 14, 2012

Obubaka Okuva Eri Federation:

Waliwo obuyinza ne esuubi eli kulakulana munsi yamwe lerro nga endowoza yamwe eri mu erindirira okukwata aba Illuminati no okutereeza ebyenfuna bye’ Ensi yamwe. Bino bye bilina okubaa. Bizankizibwa mubuli gwanga lyona mungeeri ejja okubewunyisa enyo bwogeza ko okumanya obuwanvu bwe bikolwa bino. Tuli wano nate okubagamba nti tujja nga tetuyononye ebikolwa bino naye nga bitukirirwa mu weeki ezigya.

Mwetegekere amawulile eri ensi zona agajja okubatekegeza kyemubadde mu kolera ebanga lino lyona. Kino kyekija okudilira, nenaku zo mwezi, okuzuka kwabo ababadde abeebafu mukiseera kino. Bino bijja kubategezebwa mubuli njuyi zona ne banamawulile, abatandise oku babulila ku ba Illuminati ababadde mumitambo gino. Amazima gatuse eri na abo abagazira, na abo ababadde bagala amazima gano “Okufuluma” kakati balaba tewali buyinza bwona bujja kuyimiriza amazima oku fuluma. Era kino kija okusumulula geeti zona eri okutuka ku kweyanjulizibwa.

Era, twabadde mu buyinza obwe Ekizungirizi okubeera mumawulire neera kino kibalaga nti tewali majje gakilizibwa bikolobelo munsi yamwe. Waliwo okutya naabo abaatisa eri ebyo kulwanyisa ebya nuclear no okutya nti bijja kozesebwa abazigu, tubagamba nga bwetubadde tubangamba bulikaseera tewali kutya kintu kyo kyona.

Ensi yamwe Iceland ebadde ekozesebwa nga esoomero lye ebyenfuna ebipya bijja okuba byensi yamwe. Kiba kya magezi nyo kugoberera amatendera gaabwe, kubanga kyekigenda okutukililwa eri ensi zona mu banga tono nyo. Nga bwe tubadenga tubawabula nti enkyuka zino tezigya kutandika munsi eza amanyi munsi, naye zigya kugwa mu matendera gano nga ebikolwa bi gwa mulunyiriri.

Ekiseera kyokubusabusa kituse kunkomerero. Ekiseera ekye esuubi kitandise. Kati, mugenda okutandika okulaaba ebye nkyuka kyuka ebyadala ebijja okubakwatako munkyuka ne mundaba eri buli muntu yena. Bijja kubawo mubwangu nyo bijja kuzunza omutwe. Mubere bulindala entandikwa ye entandikwa. Enkuka zigya kugya, ne ensi ejja kujaguza eri esuubi no okwagala kwamwe. Ali mukwetegeka nenkyuka kyuka ezijja okuganyula buli omu. Waliwo Musisi owamanyi agenda okubaawo, naye nga okwonona no okuffa kutono, nga enkyuka kyuka zigenda mumaaso.

Tulinamwe kya lubeerera, muli baluganda baffe. Tulindirira okubeera namwe no okugabana okwagaala no okwebugangana mukiseera eyomumaso.

Mubeere mirembe.


Channeler (Omutume): Wanderer of the Skies (Omulaaga wo mubwengula)
Translator: Wasswa



Share |